african story book - ntono nnyo

Upload: diamond3187

Post on 10-Mar-2016

14 views

Category:

Documents


0 download

DESCRIPTION

African Story Book - Ntono Nnyo

TRANSCRIPT

  • Ntono nnyoMedia MattersLuganda

  • Nakku yayita, Maama we namugamba nti Byangu olabe, zinoengoye zona ntono nnyo nkunze!Leka ndabe,Maama nga bwamugamba.

    1

  • Nakku namugamba nti Tunulira sikaati yange, ntono nnyo, koMaama nti Yeee, ntono, Namusisi agitwale.

    2

  • Nakku namugamba Tunulira empale yange empanvu, ntono nnyo.ko Maama nti Yeee, ntono nnyo, Namusisi agitwale.

    3

  • Nakku namugamba Tunulira essaati yange, ntono nnyo, ko Maamanti Yeee, ntono nnyo, Namusisi agitwale.

    4

  • Nakku namugamba Tunulira akasweeta kange, katono nnyo. koMaama nti,Yee, katono, Namusisi asobola okukatwala.

    5

  • Nakku namugamba Tunulira ekkooti yange eyenkuba, ntono nnyo,ko Maama nti Yee ntono, tugiwe Namusisi.

    6

  • Nakku namugamba Tunuulira engatto zange, ntono nnyo, koMaama ntiYeee, ntono, tuziwe Namusisi.

    7

  • Nakku namugamba Tunuulira engatto zange, ntono nnyo, koMaama ntiYeee, ntono, tuziwe Namusisi.

    8

  • Nakku nagamba Namusisi nti Kati olina engoye nnyingi,; nayeNamusisi namuddamu nti, Nedda, sirina, zonna engoye nnene nnyokunze. Tezintuuka.

    9

  • Ntono nnyoWriter: Media Matters

    Illustration: Sandy LightlyTranslated By: Ssebukyu Robert

    Language: Luganda

    African Reading Matters, 2003

    This story is licensed under a Creative Commons Attribution Non-Commercial licence: CC-BY-NC 3.0 unported.

    You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as longas you attribute or credit the original writer/s and illustrator/s.

    You may not use this story for commercial purposes (for profit).

    This book was originally published as part ofREADs New Heights core reading programme.To find out more about READ go towww.read.org.za. For product informationcontact [email protected].